Bulamu Lyrics
- Genre:World Music/Folklore
- Year of Release:2023
Lyrics
Bulamu - Zulitums
...
Ttopapa nyiga
Mpaku mattu mpuliriza nteesa
Ensonga zilimu owenja nsibayo nkola era olumu nkeesa
Ngeyakubwakko ekyeeya wofuna akukinako ddaala okeera
Guno omukwano gwo nyeeza sitelebuuka kabantege feeza
Dear mukwano wotooba n’ebwobabuuza nze silekeera kuwana mbagamba tolina wakukyama
Wadde nga wankutira nkikume nga kyama
Dear mukwano wotoobaaaa ahh
Silekeera kubuuza singa omanyi eno gyendi mba mpulaninga mmhhh ninze budde bwodda
Nsamba kimu bulamuuu bulamu bulamu bwokka bwetuba balamuuu
Ebisunbuwa bigwa X2
Njagala gukuleee gukuleee omukwano gwaffe
Njagala batwenyumirize ngamu abato ne bakadde baffe
Njagala nguleeyo akatte bakukamile otuuta
Njagala tuzimbe kalina njagala mwalimu ajje atulombere eduuwa aah ah oba omusumba ajje atuyigirize osaba